Surah 112 · 4 verses · Fareeq Musa

Surah Al-Ikhlas in Ganda

In English with tafsir

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

112:1

قُلۡ هُوَ ٱللَّهُ أَحَدٌ

(Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa)

112:2

ٱللَّهُ ٱلصَّمَدُ

Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna

112:3

لَمۡ يَلِدۡ وَلَمۡ يُولَدۡ

Tazaala, era teyazaalibwa

112:4

وَلَمۡ يَكُن لَّهُۥ كُفُوًا أَحَدُۢ

Era teri kintu kyonna kimwenkana

Translation: Fareeq Musa.