Surah 106 · 4 verses · Fareeq Musa

Surah Quraysh in Ganda

In English with tafsir

بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ

106:1

لِإِيلَٰفِ قُرَيۡشٍ

Ku lw'empangaala ya ba Kuraish

106:2

إِۦلَٰفِهِمۡ رِحۡلَةَ ٱلشِّتَآءِ وَٱلصَّيۡفِ

Empangaala yaabwe eyalimu okutambula engendo mu butiti ne mu kyeya

106:3

فَلۡيَعۡبُدُواْ رَبَّ هَٰذَا ٱلۡبَيۡتِ

Bateekwa basinze Katonda nannyini nyumba eno (Kaaba)

106:4

ٱلَّذِيٓ أَطۡعَمَهُم مِّن جُوعٍ وَءَامَنَهُم مِّنۡ خَوۡفِۭ

Katonda eyabawa eby'okulya, n’abawonya enjala, n’abawa e mirembe, ne bataba mu kutya

Translation: Fareeq Musa.