Surah 89 · 30 verses · Fareeq Musa
Surah Al-Fajr in Ganda
بِسۡمِ ٱللَّهِ ٱلرَّحۡمَٰنِ ٱلرَّحِيمِ
هَلۡ فِي ذَٰلِكَ قَسَمٌ لِّذِي حِجۡرٍ
Abaffe mu kulayira kuno temuliimu kwebuulirira eri oyo alina amagezi
أَلَمۡ تَرَ كَيۡفَ فَعَلَ رَبُّكَ بِعَادٍ
Tewamanya ebyo Omuleziwo (Katonda) bye yatuusa ku bantu b'ekika kya A'adi
وَثَمُودَ ٱلَّذِينَ جَابُواْ ٱلصَّخۡرَ بِٱلۡوَادِ
N’ebyo bye yatuusa ku ba Thamuud abaawukuulanga e njazi mu lusenyi
فَصَبَّ عَلَيۡهِمۡ رَبُّكَ سَوۡطَ عَذَابٍ
Omuleziwo (Katonda) kye yava abafukirira e bibonerezo e by'enjawulo
فَأَمَّا ٱلۡإِنسَٰنُ إِذَا مَا ٱبۡتَلَىٰهُ رَبُّهُۥ فَأَكۡرَمَهُۥ وَنَعَّمَهُۥ فَيَقُولُ رَبِّيٓ أَكۡرَمَنِ
Wabula omuntu, Omuleziwe (Katonda) bw'amugezesa n'amugabira e birungi, omuntu oyo agamba nti Katonda wange ampadde
وَأَمَّآ إِذَا مَا ٱبۡتَلَىٰهُ فَقَدَرَ عَلَيۡهِ رِزۡقَهُۥ فَيَقُولُ رَبِّيٓ أَهَٰنَنِ
Ku ludda olulala bw'aba amugezesezza n'amufundiza ebyenfunaye agamba nti omulezi wange (Katonda) anzikakkanyiza
وَتَأۡكُلُونَ ٱلتُّرَاثَ أَكۡلًا لَّمًّا
Ate nga mulya emmaali ya ba Mulekwa, olulya olugimalawo
كـَلَّآۖ إِذَا دُكَّتِ ٱلۡأَرۡضُ دَكًّا دَكًّا
Nedda eyo si y'endaba e ntuufu ey’ebintu, e nsi bwe ribeera nga ebetenteddwa
وَجَآءَ رَبُّكَ وَٱلۡمَلَكُ صَفًّا صَفًّا
Omuleziwo n'ajja nga ne Ba Malayika basimbye ennyiriri
وَجِاْيٓءَ يَوۡمَئِذِۭ بِجَهَنَّمَۚ يَوۡمَئِذٍ يَتَذَكَّرُ ٱلۡإِنسَٰنُ وَأَنَّىٰ لَهُ ٱلذِّكۡرَىٰ
Era kwolwo o muliro Jahannama gulireetebwa, kwolwo nno omuntu alijjukira (bye yakola ku nsi) naye okujjukira kuno kugenda ku mugasaaki
يَقُولُ يَٰلَيۡتَنِي قَدَّمۡتُ لِحَيَاتِي
Agenda kugamba: zinsanze nze. Singa nategekera obulamu bwange buno
فَيَوۡمَئِذٍ لَّا يُعَذِّبُ عَذَابَهُۥٓ أَحَدٌ
Olunaku olwo (Katonda) e bibonerezo by'agenda okubonereza nabyo tewali n'omu yali abibonerezzaako
ٱرۡجِعِيٓ إِلَىٰ رَبِّكِ رَاضِيَةً مَّرۡضِيَّةً
Dda eri Omuleziwo ng'oli musanyufu era asiimiddwa
Translation: Fareeq Musa.